Verse of the Day

[Copy and send from here:]

Verse of the day:

Have a nice day! 🙂

https://www.wordproject.org/bibles/votd/index_lug.htm


Verses of the month [Sample]


April 1
"Ebibonoobono eby'omutuukirivu bye bingi: Naye Mukama amulokola mu byonna.
- Zabbuli 34:19


message[1] = "Ebibonoobono eby'omutuukirivu bye bingi: Naye Mukama amulokola mu byonna.
- Zabbuli 34:19"; /*Easter 2021*/ message[2] = "Obudde bwe bwatuuka ng'essaawa ey'omwenda Yesu n'ayogerera waggulu n'eddoboozi ddene, ng'agamba nti Eri, Eri, lama sabakusaani? amakulu gaakyo nti Katonda wange, Katonda wange, kiki ekikundesezza?
- Matayo 27:46"; message[3] = "Ddala ddala mbagamba nti Empeke y'eŋŋaano bw'etegwa mu ttaka n'efa, ebeerera awo yokka; naye bw'efa, ebala emmere nnyingi.
- Yokaana 12:24"; message[4] = "N'abagamba nti Temuwuniikirira: munoonya Yesu, Omunazaaleesi, eyakomererwa: azuukidde; tali wano: laba, ekifo we baamussa.
- Makko 16:6"; message[5] = "Bwe twatula ebibi byaffe, ye wa mazima era omutuukirivu okutusonyiwa ebibi byaffe, n'okutunaazaako byonna ebitali bya butuukirivu.
- 1 Yokaana 1:9"; message[6] = "...nange ndizimba ekkanisa yange ku lwazi luno: so n'emiryango egy'Emagombe tegirigiyinza.
- Matayo 16:18"; message[7] = "Onondaganga ekkubo ery'obulamu: Gy'oli waliwo essanyu erituukirira; Mu mukono gwo ogwa ddyo mwe muli ebisanyusa emirembe n'emirembe.
- Zabbuli 16:11"; message[8] = "...totyanga so totekemukanga: kubanga Mukama Katonda, Katonda wange, ali naawe: taakwabulirenga so taakulekenga okutuusa omulimu gwonna ogw'okuweereza okw'omu nnyumba ya Mukama lwe gulituukirira.
- 1 Ebyomumirembe 28:20"; message[9] = "Katonda n'atonda balukwata abanene, na buli ekirina obulamu ekyewalula, amazzi kye gaazaala mu ngeri zaabyo, na buli ekibuuka ekirina ebyoya mu ngeri yaakyo: Katonda n'akiraba nga kirungi.
- Olubereberye 1:21"; /*Easter: April 10-12 2020 */ message[10] = "Bwe mubeera mu nze, n'ebigambo byange bwe bibeera mu mmwe, musabenga kye mwagala kyonna, munaakikolerwanga.
- Yokaana 15:7"; message[11] = "Kubanga Mukama gw'ayagala gw'anenya; Era nga kitaawe omwana we gw'asanyukira.
- Engero 3:12"; message[12] = "Okutuusa leero temusabanga kigambo mu linnya lyange: musabe, muliweebwa, essanyu lyammwe lituukirire.
- Yokaana 16:24"; message[13] = "Onoobanga n'omukisa okusinga amawanga gonna: tewaabenga mugumba mu mmwe newakubadde omusajja newakubadde omukazi, newakubadde mu bisibo byo.
- Ekyamateeka 7:14"; message[14] = "Mumuyimbire Mukama oluyimba oluggya; Kubanga akoze eby'amagero: Engalo ze eza ddyo, n'omukono gwe omutukuvu bimuleetedde obulokozi.
- Zabbuli 98:1"; message[15] = "Oba nga kiyinzika, ku luuyi lwammwe, mutabaganenga n'abantu bonna.
- Abaruumi 12:18"; message[16] = "Mu butatya naagalamiranga ne nneebaka: Kubanga ggwe wekka, Mukama, ontuusa mu mirembe.
- Zabbuli 4:8"; message[17] = "Mukama ye wuuyo abakulembera; anaabeeranga naawe, taakulekenga so taakwabulirenga: totya so totekemuka.
- Ekyamateeka 31:8"; message[18] = "Kale Omwana bw'alibafuula ab'eddembe, muliba ba ddembe ddala.
- Yokaana 8:36"; message[19] = "Abikka ku kusobya kwe taliraba mukisa: Naye buli akwatula n'akuleka alifuna okusaasirwa.
- Engero 28:13"; message[20] = "era ku ebyo byonna nga mukwatiddeko engabo ey'okukkiriza, eneebayinzisanga okuzikiza obusaale bwonna obw'omuliro obw'omubi.
- Abaefeeso 6:16"; message[21] = "Yesu n'amugamba nti Nze kkubo, n'amazima n'obulamu: tewali ajja eri Kitange, wabula ng'ayita mu nze.
- Yokaana 14:6"; message[22] = "Amalala lwe gajja, lwe wajja n'ensonyi: Naye amagezi gaba n'abeetoowaza.
- Engero 11:2"; message[23] = "Era newakubadde nga ntambulira mu kiwonvu eky'ekisiikirize eky'olumbe, Siritya kabi konna; kubanga ggwe oli nange: Oluga lwo n'omuggo gwo bye binsanyusa.
- Zabbuli 23:4"; message[24] = "Naye amagezi agava waggulu okusooka malongoofu, nate ga mirembe, mawombeefu, mawulize, agajjudde okusaasira n'ebibala ebirungi, agatalina kwawula, agatalina bunnanfuusi.
- Yakobo 3:17"; message[25] = "nga babasuubiza okuweebwa eddembe, nga bo bennyini baddu ba kuzikirira; kubanga omuntu bw'awangulibwa munne, era abeera muddu we.
- 2 Peetero 2:19"; message[26] = "...kyonna kyonna ky'olisiba ku nsi kirisibibwa mu ggulu: kyonna kyonna ky'olisumulula ku nsi kirisumululibwa mu ggulu.
- Matayo 16:19"; message[27] = "Laba, ntuma malayika mu maaso go, akukuume mu kkubo, akuleete mu kifo kye nnateekateeka.
- Okuva 23:20"; message[28] = "n'agamba nti Omuntu kyanaavanga aleka kitaawe ne nnyina, yeetabe ne mukazi we; nabo bombi banaabanga omubiri gumu?
- Matayo 19:5"; message[29] = "N'ekigambo kyange n'okubuulira kwange tebyabanga mu bigambo eby'amagezi ebisendasenda, wabula mu kutegeeza kw'Omwoyo n'amaanyi:
- 1 Abakkolinso 2:4"; message[30] = "Kubanga Katonda bwe yayagala, ensi bw'ati, n'okuwaayo n'awaayo Omwana we eyazaalibwa omu yekka buli muntu yenna amukkiriza aleme okubula, naye abeere n'obulamu obutaggwaawo. -
- Yokaana 3:16";